Pular para o conteúdo
Publicidade

2 Coríntios 2

5 Bwe wabaawo eyanakuwaza munne, teyanakuwaza nze, si kulwa nga mbazitoowerera mwenna. 6 Omuntu ng’oyo ekibonerezo ekyamuweebwa abangi kimumala; 7 kyekiva kisaana mmwe okumusonyiwa n’okumuzzaamu amaanyi si kulwa ng’ennaku emuyitirirako n’emuyinga obungi. 8 Noolwekyo mbakuutira okwongera okumukakasa nti mumwagala.

Veja também