Pular para o conteúdo
Publicidade

2 Bassekabaka 6

15 Omuweereza ow’omusajja wa Katonda bwe yazuukuka ku makya n’afuluma ebweru, laba, eggye eririna embalaasi, n’amagaali nga lyetoolodde ekibuga. Omuweereza n’ayogerera waggulu nti, "Ayi mukama wange tunaakola tutya?"

16 Nnabbi n’addamu nti, "Totya kubanga abali naffe bangi okusinga abali nabo."

17 Awo Erisa n’asaba ng’agamba nti, "Ayi Mukama, zibula amaaso ge asobole okulaba." Amangwago Mukama n’azibula amaaso ag’omuweereza, laba ng’ensozi zijjudde embalaasi n’amagaali ag’omuliro nga geetoolodde Erisa.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também