Pular para o conteúdo
Publicidade

Ebikolwa by’Abatume 8

30 Firipo n’adduka n’atuuka ku ggaali, n’awulira Omwesiyopya ng’asoma mu kitabo kya nnabbi Isaaya. N’amubuuza nti, "By’osoma obitegeera?"

31 Omwesiyopya n’addamu nti, "Nnaabitegeera ntya nga sirina abinnyinnyonnyola?" N’asaba Firipo ayingire mu ggaali lye batuule bombi.

32 Ekyawandiikibwa kye yali asoma nga kigamba bwe kiti nti:

"Yatwalibwa ng’endiga egenda okuttibwa.

Ng’omwana gw’endiga bwe gusiriikirira nga bagusalako ebyoya,

naye bw’atyo teyayasamya kamwa ke.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também