Pular para o conteúdo
Publicidade

Resultados da busca por "esperança"

38 resultados encontrados

  1. Tito 2

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 2
    Mostrando versículos 2–13 de 15

    2Kubirizanga abasajja abakulu babe bateefu, abassibwamu ekitiibwa, abeegendereza, abajjudde okukkiriza, okwagala n’okugumiikiriza.

    10wadde okubabbangako ebyabwe. Wabula babenga beesigwa ddala mu byonna, nga beeyisa bulungi, abantu balyoke bayaayaanire okuyigiriza kwa Katonda Omulokozi waffe mu buli ngeri yonna.

    13nga tulindirira olunaku lwe tusuubira, n’okulabika kw’ekitiibwa kya Katonda omukulu era Omulokozi waffe Yesu Kristo;

  2. 1 Timóteo 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículos 1–13 de 16

    1Ekigambo kyesigwa. Omuntu yenna bw’ayagalanga okuba Omulabirizi aba yeegombye omulimu omulungi.

    9nga bakuuma ekyama ky’okukkiriza n’omutima omulongoofu.

    13Kubanga abaweereza obulungi bafuna ekifo ekya waggulu era baba n’obuvumu bungi mu kukkiriza okuli mu Kristo.

  3. 1 Coríntios 15

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 15
    Mostrando versículos 19–36 de 58

    19Kale obanga essuubi lyaffe mu Kristo likoma mu bulamu buno bwokka, tuli bakusaasirwa nnyo okusinga abantu bonna.

    26Omulabe we alisembayo okuzikirizibwa kwe Kufa.

    36Musirusiru ggwe! Ensigo gy’osiga temeruka nga tennafa.

  4. 1 Pedro 1

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 1
    Mostrando versículos 3–23 de 25

    3Katonda Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo atenderezebwe. Olw’okusaasira kwe okungi twazaalibwa mu bulamu obulina essuubi omulundi ogwokubiri, olw’okuzuukira kwa Yesu Kristo mu bafu.

    9era ekiva mu kukkiriza kwammwe kwe kulokolebwa kw’emyoyo gyammwe.

    23Kubanga okusinziira mu kigambo kya Katonda ekiramu era eky’olubeerera, mwazaalibwa omulundi ogwokubiri.

  5. Mateus 11

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 11
    Mostrando versículos 8–14 de 30

    8Naye kiki kye mwagenda okulaba? Omuntu ayambadde engoye ezinekaaneka? Laba abambala engoye ennungi babeera mu mbiri za bakabaka.

    9Naye mwagenda kulaba ki? Nnabbi. Weewaawo ka mbabuulire, oyo asinga ne nnabbi.

    14Era obanga mwagala okukkiriza, ye Eriya anaatera okujja.

  6. Êxodo 16

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 16
    Mostrando versículos 28–36 de 36

    28Awo Mukama n’agamba Musa nti, "Mulituusa ddi nga mukyajeemera ebiragiro byange?

    30Abantu bwe batyo ne bawummula ku lunaku olw’omusanvu.

    36Oma16:36 oma emu yenkanankana lita bbiri emu yenkana kimu kya kkumi ekya efa.16:36 efa emu yenkanankana lita nnya n’ekitundu

  7. Provérbios 13

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 13
    Mostrando versículos 10–12 de 25

    10Amalala gazaala buzaazi nnyombo,naye amagezi gasangibwa mu abo abakkiriza okulabulwa.

    11Ensimbi enkumpanye ziggwaawo,naye ezijja empolampola zeeyongera obungi.

    12Essuubi erirwawo okutuukirira lirwaza omutima,naye ekyegombebwa bwe kituukirira kiba muti gwa bulamu.

  8. Jó 41

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 41
    Mostrando versículos 3–21 de 34

    3Eneekwegayirira ng’ekusaba nti, ogikwatirwe ekisa?Eneeyogera naawe mu bigambo ebigonvu?

    9Essuubi lyonna ery’okugiwangula ffu,okugirabako obulabi kimalamu amaanyi.

    21Omukka oguva mu nnyindo zaayogukoleeza Amanda.

  9. Efésios 4

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 4
    Mostrando versículos 4–22 de 32

    4Omubiri nga bwe guli ogumu, n’Omwoyo omu, n’essuubi liri limu ery’okuyitibwa kwammwe.

    5Mukama waffe ali omu, n’okukkiriza kumu n’okubatizibwa kumu.

    22kale mwambulemu obulamu obw’omuntu ow’edda, avunda olw’okwegomba okw’obulimba.

  10. Salmos 119

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 119
    Mostrando versículos 50–140 de 176

    50Ekiwummuza omutima gwange nga ndi mu bulumikye kisuubizo kyo ekimpa obulamu.

    81Emmeeme yange erumwa nnyo ennyonta ng’eyaayaanira obulokozi bwo,essuubi lyange liri mu kigambo kyo.

    140Ebisuubizo byo byetegerezebwa nnyo,kyenva mbyagala.

  11. 1 Coríntios 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículos 10–14 de 23

    10Okusinziira ku kisa kya Katonda ekya mpeebwa, ng’omuzimbi ow’amagezi, nazimba omusingi, kaakano omulala aguzimbako. Naye buli aguzimbako yeegenderezenga bw’aguzimbako.

    12Naye Omuntu bw’aguzimbisaako ezaabu, effeeza, n’amayinja ag’omuwendo n’emiti, n’essubi, oba ebisasiro;

    14Omuntu kye yazimba ku musingi ogwo bwe kirisigalawo, aliweebwa empeera.

  12. Provérbios 19

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 19
    Mostrando versículos 11–22 de 29

    11Omuntu omutegeevu alwawo okusunguwala,era kiba kya kitiibwa obutafa ku bye bamusobezza.

    18Kangavvulanga omwana wo kubanga mu ekyo mulimu essuubi,oleme kumuwaayo mu kuzikirira.

    22Ekintu omuntu kye yeegomba kwe kwagala okutaggwaawo,okuba omwavu kisinga okuba omulimba.

  13. Jó 14

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 14
    Mostrando versículos 7–19 de 22

    7"Wakiri waliwo essuubi ng’omuti guloka:Bwe gutemebwa, guloka nate,era ekikolo kyagwo ekiggya tekifa.

    15Olimpita nange ndikuyitaba;olyegomba ekitonde emikono gyo kye gyatonda.

    19ng’amazzi bwe gaggwereeza amayinjaera ng’okwanjaala kwago bwe kutwala ettaka ly’oku nsi;bw’atyo bw’azikiriza essuubi ly’omuntu.

  14. Salmos 71

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 71
    Mostrando versículos 5–21 de 24

    5Kubanga ggwe, Ayi Mukama, ggwe ssuubi lyange;ggwe, ggwe neesiga, okuviira ddala mu buvubuka bwange.

    14Naye nze nnaabanga n’essuubi ennaku zonna.Era nneeyongeranga okukutenderezanga.

    21Olinnyongerako ekitiibwan’oddamu okunsanyusa.

  15. 1 Coríntios 12

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 12
    Mostrando versículos 1–9 de 31

    1Abooluganda, ssaagala mmwe obutategeera ebikwata ku birabo ebya Mwoyo.

    7Mwoyo Mutukuvu yeeragira mu buli omu olw’okugasa bonna.

    9Omulala Omwoyo y’omu n’amuwa okukkiriza, n’omulala n’amuwa obuyinza okuwonyanga abalwadde.

  16. Jó 27

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 27
    Mostrando versículos 8–22 de 23

    8Kubanga ssuubi ki oyo atalina Katonda ly’aba nalyo ng’asaliddwako,nga Katonda amuggyeko obulamu?

    9Katonda awulira okukaaba kweng’ennaku emujjidde?

    22Emukuba awatali kusaasira,ng’adduka ave mu maanyi gaayo.

  17. Provérbios 11

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 11
    Mostrando versículos 7–17 de 31

    7Omukozi w’ebibi bw’afa, essuubi lye libula,ne byonna bye yasuubira mu maanyi bikoma.

    13Aseetula olugambo atta obwesigwa,naye omuntu omwesigwa akuuma ekyama.

    17Omusajja alina ekisa aganyulwa,naye alina ettima yeereetako akabi.

  18. Jó 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículos 2–22 de 26

    2N’agamba nti,

    21era lwaki yeegomba okufa naye ne kutajja,n’akunoonya okusinga obugagga obuziikiddwa,

    22abajaguza ekisukkiridde,ne basanyuka ng’atuuse ku ntaana?

Léxico (correspondência exata) Semântico (correspondência relacionada) Versículos omitidos Contexto do capítulo