Pular para o conteúdo
Publicidade

Resultados da busca por "fé"

40 resultados encontrados

  1. Salmos 149

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 149
    Mostrando versículos 6–8 de 9

    6Batenderezenga Katonda waabwe,bakwate ekitala eky’obwogi obubiri,

    7bawoolere eggwanga,babonereze n’amawanga,

    8bateeke bakabaka baago mu njegere,n’abakungu baago babasibe amagulu n’ebyuma,

  2. 1 Coríntios 2

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 2
    Mostrando versículo 7 de 16

    7Wabula twogera eby’amagezi ga Katonda, agatamanyiddwa era agakisibwa, Katonda bye yateekateeka edda n’edda olw’ekitiibwa kyaffe;

  3. Lamentações 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículo 40 de 66

    40Twekebere engeri zaffe, era tuzeetegereze,tudde eri Mukama.

  4. Jó 19

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 19
    Mostrando versículo 5 de 29

    5Bwe muba munneegulumiririzaakone mukozesa obulumi bwange okunfeebya,

  5. Efésios 2

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 2
    Mostrando versículo 3 de 22

    3Edda naffe twatambuliranga mu kwegomba kw’emibiri gyaffe, nga tukola ebyo ebyegombebwanga omubiri n’ebirowoozo. Era okufaanana ng’abantu abalala bonna, naffe mu buzaaliranwa twali baakubonerezebwa ng’abalala bonna.

  6. 1 Crônicas 14

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 14
    Mostrando versículo 6 de 17

    6ne Noga, ne Nefegi, ne Yafiya,

  7. Lucas 1

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 1
    Mostrando versículo 1 de 80

    1Abantu bangi bagezezzaako okuwandiika ebyafaayo ebyatuukirizibwa mu ffe,

  8. 1 Tessalonicenses 2

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 2
    Mostrando versículo 1 de 20

    1Mmwe bennyini, abooluganda abaagalwa, mumanyi ng’okujja kwaffe gye muli tekwafa busa.

  9. 2 Tessalonicenses 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículo 3 de 18

    3Naye Mukama waffe mwesigwa, alibanyweza mmwe era anaabawonyanga Setaani.

  10. 2 Reis 21

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 21
    Mostrando versículos 10–25 de 26

    10Awo Mukama n’ayogerera mu baddu be bannabbi

    23Awo abakungu ba Amoni ne bamusalira olukwe, ne bamuttira mu lubiri lwe.

    25Ebyafaayo ebirala ebyabaawo mu mirembe gya Amoni, tebyawandiikibwa mu kitabo eky’ebyomumirembe gya bassekabaka ba Yuda?

  11. 1 Samuel 30

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 30
    Mostrando versículo 22 de 31

    22Naye abamu ku basajja abaagenda ne Dawudi abaali ababi n’abalala nga bafujjo, ne boogera nti, "Tetujja kugabana nabo munyago gwe twasuuzizza omulabe, kubanga tebaagenze naffe. Wabula, buli musajja addizibwe mukazi we n’abaana be agende."

  12. Atos 24

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 24
    Mostrando versículo 2 de 27

    2Pawulo bwe yaleetebwa, Terutuulo n’ayitibwa ategeeze ekivunaanibwa Pawulo, n’awoza bw’ati nti, "Oweekitiibwa, ffe Abayudaaya otuwadde eddembe, n’enkulaakulana olw’amagezi go.

  13. Atos 25

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 25
    Mostrando versículo 1 de 27

    1Fesuto yamala ennaku ssatu mu Kayisaliya ng’azze okutandika emirimu gye emiggya, n’asitula okugenda e Yerusaalemi.

  14. 1 Samuel 20

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 20
    Mostrando versículo 12 de 42

    12Awo Yonasaani n’agamba Dawudi nti, "Mukama, Katonda wa Isirayiri, abeere mujulirwa waffe; nzija kugezaako okumatiza kitange enkya oba okwosa enkya ku ssaawa nga zino. Bw’anaaba nga takuliiko nsonga, kiki ekinandobera okukumanyisa?

  15. Gênesis 31

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 31
    Mostrando versículo 1 de 55

    1Awo Yakobo n’awulira nga batabani ba Labbaani bagamba nti, "Yakobo atutte ebyo byonna ebyali ebya kitaffe, era mu byali ebya kitaffe mw’aggye obugagga buno bwonna."

  16. Ezequiel 18

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 18
    Mostrando versículos 1–20 de 32

    1Ekigambo kya Mukama Katonda ne kinzijira, n’aŋŋamba nti,

    5"Emmeeme eyonoona ye erifa,omuntu bw’abeera omutuukirivu n’akola ebyalagirwa era ebituufu;

    20Emmeeme eyonoona ye erifa. Omwana talibonaabona olw’ebibi bya kitaawe, so ne kitaawe talibonaabona olw’ebibi eby’omwana we. Obutuukirivu bw’omuntu omutuukirivu bulibalirwa ye, n’obutali butuukirivu bw’oyo atali mutuukirivu bulibalirwa ye.

  17. 2 Timóteo 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículos 4–17 de 17

    4nga ba nkwe, nga baagala eby’amasanyu okusinga bwe baagala Katonda;

    8nga Yane ne Yambere abaawakanya Musa, ne bano bwe batyo bawakanya amazima. Be bantu abaayonooneka ebirowoozo, abatakyalina kukkiriza kutuufu.

    17omuntu wa Katonda alyoke abe ng’atuukiridde, ng’alina byonna ebyetaagibwa okukola buli mulimu omulungi.

  18. Isaías 43

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 43
    Mostrando versículo 26 de 28

    26Nzijukiza eby’edda, tuwoze ffembi,jjangu ensonga tuzoogereko fembi,yogera ebiraga nga toliiko musango.

  19. Atos 26

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 26
    Mostrando versículo 4 de 32

    4"Nayigirizibwa n’obwegendereza mu mpisa z’Ekiyudaaya okuviira ddala mu buto bwange mu kibuga ky’ewaffe e Taluso ne mu Yerusaalemi, era ne ntambulira mu mpisa ezo obulamu bwange bwonna. Ebyo byonna Abayudaaya bonna babimanyi bulungi.

  20. Atos 23

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 23
    Mostrando versículo 9 de 35

    9Awo empaka ne zikwata wansi ne waggulu, abamu ku bannyonnyozi b’amateeka, nga ba mu kibiina kya Bafalisaayo, ne beekubira ku ludda lwa Pawulo nga bagamba nti, "Ffe tetulaba kisobyo kyonna omusajja ono ky’akoze. Obanga malayika yayogera naye, oba Mwoyo, ogwo nagwo guba musango?"

Léxico (correspondência exata) Semântico (correspondência relacionada) Versículos omitidos Contexto do capítulo