1Kaakano mbanjulira Foyibe mwannyinaffe, era omuweereza w’ekkanisa16:1 Foyibe yali mudiikoni mu kkanisa eyo ey’omu Kenkereya.
Resultados da busca por "fé"
40 resultados encontrados
- Capítulo 16
Romanos 16
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 1 de 27 - Capítulo 6
João 6
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 31 de 7131Bajjajjaffe baalya emmaanu mu ddungu nga bwe kyawandiikibwa nti, ‘Yabawa emmere okuva mu ggulu balye.’ "
- Capítulo 16
Êxodo 16
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 3 de 363Abaana ba Isirayiri ne babagamba nti, "Singa twasigala mu nsi y’e Misiri, Mukama n’atuttira eyo n’omukono gwe! Kubanga eyo twalyanga sefuliya z’ennyama, n’emmere nnyingi nga bwe twayagalanga, ne tukkuta; naye kaakano mutuleese mu ddungu lino, ekibiina kino kyonna kife enjala."
- Capítulo 15
Josué 15
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 15 de 6315N’ava eyo n’alumba abaali mu Debiri, edda eyayitibwanga Kiriasuseferi.
- Capítulo 119
Salmos 119
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 72 de 17672Amateeka go ge walagira ga mugaso nnyo gye ndiokusinga enkumi n’enkumi eza ffeeza ne zaabu.י Yoodi
- Capítulo 10
2 Coríntios 10
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 4 de 184kubanga ebyokulwanyisa byaffe eby’olutalo, si bya mubiri wabula bya maanyi mu Katonda olw’okuwangula ebigo, n’olw’okuwangula endowooza,
- Capítulo 1
Romanos 1
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 1 de 321Nze Pawulo, omuddu1:1 Omukkiriza eyeeteeka mu kifo ky’omuddu eri Kristo talina bwetwaze wadde eddembe erirye ku bubwe. Akola ebyo byokka mukama we by’alagira. wa Yesu Kristo, Mukama waffe Kristo, nayitibwa okuba omutume, eyayawulibwa okubuulira Enjiri ya Katonda,
- Capítulo 7
Ezequiel 7
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 19 de 2719" ‘Balisuula effeeza yaabwe mu nguudo,ne zaabu yaabwe eriba ekitali kirongoofu;effeeza yaabwe ne zaabu yaabwetebiriyinza kubalokolaku lunaku lwa Mukama olw’obusungu bwe.Era tebalikkutanewaakubadde okukkusibwa.Ebyo bye byabaleetera okugwa mu kibi.
- Capítulo 5
2 Samuel 5
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 2 de 252Mu biro eby’edda, Sawulo nga ye kabaka waffe, gwe wakulemberanga Isirayiri mu ntalo. Era Mukama yakwogerako nti, ‘Olirunda abantu bange Isirayiri, era oliba mukulembeze waabwe.’ "
- Capítulo 4
2 Timóteo 4
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 12 de 2212Tukiko n’amutuma mu Efeso.
- Capítulo 4
Efésios 4
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 1 de 321Ng’omusibe wa Mukama waffe, mbakuutira mubeere n’empisa ezisaanira obulamu bwe mwayitirwa okutambuliramu.
- Capítulo 15
1 Coríntios 15
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 3 de 583Kubanga nabategeeza ekigambo ekikulu ennyo nange kye nnaweebwa ekigamba nti Kristo yafa olw’ebibi byaffe, ng’Ebyawandiikibwa bwe bigamba,
- Capítulo 1
Isaías 1
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 10 de 3110Muwulirize ekigambo kya Katondammwe abafuzi ba Sodomu!Musseeyo omwoyo eri okuyigiriza kwa Katonda waffemmwe abantu b’e Ggomola!
- Capítulo 25
Jeremias 25
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículos 19–25 de 3819Falaawo, ye kabaka w’e Misiri, ne bakalabaalaba be, n’abakungu be n’abantu be bonna,
21n’e Edomu, n’e Mowaabu n’e Ammoni,
25ne bakabaka bonna ab’e Zimuli, n’e Eramu n’e Meedi;
- Capítulo 1
2 Timóteo 1
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 2 de 182nkuwandiikira ggwe Timoseewo omwana wange omwagalwa, nga nkwagaliza ekisa n’okusaasirwa, n’emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe, ne Kristo Yesu Mukama waffe.
- Capítulo 3
1 Timóteo 3
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículos 5–13 de 165Kubanga omuntu atasobola kufuga maka ge, alisobola atya okulabirira ekkanisa ya Katonda?
9nga bakuuma ekyama ky’okukkiriza n’omutima omulongoofu.
13Kubanga abaweereza obulungi bafuna ekifo ekya waggulu era baba n’obuvumu bungi mu kukkiriza okuli mu Kristo.
- Capítulo 10
Mateus 10
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 9 de 429"Temubanga na zaabu oba ffeeza wadde ekikomo mu nkoba zammwe,
- Capítulo 24
Ezequiel 24
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículos 4–26 de 274Mugiteekemu ebifi eby’ennyama,ebifi byonna ebirungi, ekisambi n’omukono.Mugijjuze n’amagumba agasinga obulungi,
15Ekigambo kya Mukama ne kinzijira n’aŋŋamba nti,
26ku lunaku olwo aliba awonyeewo y’alikuwa amawulire.
- Capítulo 27
Provérbios 27
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 21 de 2721Entamu erongoosa ya ffeeza n’ekikoomi kikola ku zaabu,naye omuntu ekimugezesa kutenderezebwa.
- Capítulo 26
Isaías 26
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambiMostrando versículo 8 de 218Weewaawo Mukama Katonda tukulindiriranga tutambulira mu mateeka go,era erinnya lyo n’okumanyibwa kwokwe kwegomba kw’emitima gyaffe.