Pular para o conteúdo
Publicidade

Resultados da busca por "esperança"

53 resultados encontrados

  1. 1 Coríntios 16

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 16
    Mostrando versículos 13–24 de 24

    13Mutunulenga, munywerere mu kukkiriza, mubeere bazira era ab’amaanyi.

    15Abooluganda, mumanyi nti mu Akaya ab’omu nnyumba ya Suteefana be baasooka okukkiriza Mukama waffe, era beewaayo okuyamba n’okuweereza abantu ba Katonda. Kale, abooluganda, mbasaba

    24Mwenna mbalamusizza n’okwagala mu Kristo Yesu. Amiina.

  2. Romanos 12

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 12
    Mostrando versículos 6–12 de 21

    6Tulina ebirabo, ng’ekisa kye tulina bwe kyatuweebwa mu ngeri ey’enjawulo, oba bunnabbi, ng’ekigera ky’okukkiriza bwe kiri,

    10nga mwagalana mu kwagala okw’abooluganda, nga muwaŋŋana ekitiibwa,

    12nga musanyukira mu kusuubira, nga mugumiikiriza mu kubonaabona era nga munyiikira mu kusaba.

  3. Provérbios 19

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 19
    Mostrando versículos 11–23 de 29

    11Omuntu omutegeevu alwawo okusunguwala,era kiba kya kitiibwa obutafa ku bye bamusobezza.

    18Kangavvulanga omwana wo kubanga mu ekyo mulimu essuubi,oleme kumuwaayo mu kuzikirira.

    23Okutya Mukama kutuusa mu bulamu;olwo omuntu n’awummula nga mumativu nga tatuukiddwako kabi.

  4. Salmos 31

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 31
    Mostrando versículos 6–24 de 24

    6Nkyawa abo abeesiga bakatonda abalala;nze nneesiga Mukama.

    23Mwagalenga Mukama abatukuvu be mwenna!Mukama akuuma abo abamwesiga,naye ab’amalala ababonereza mu bujjuvu.

    24Muddeemu amaanyi mugume omwoyommwe mwenna abalina essuubi mu Mukama.

  5. Jó 38

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 38
    Mostrando versículos 6–28 de 41

    6Entobo zaayo zaateekebwa ku ki?

    13eryoke ekwate ensi w’ekomaeginyeenye esuule eri ababi bagiveeko bagwe eri?

    28Enkuba erina kitaawe waayo?Ani azaala amatondo ag’omusulo?

  6. Salmos 71

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 71
    Mostrando versículos 5–21 de 24

    5Kubanga ggwe, Ayi Mukama, ggwe ssuubi lyange;ggwe, ggwe neesiga, okuviira ddala mu buvubuka bwange.

    14Naye nze nnaabanga n’essuubi ennaku zonna.Era nneeyongeranga okukutenderezanga.

    21Olinnyongerako ekitiibwan’oddamu okunsanyusa.

  7. Provérbios 11

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 11
    Mostrando versículos 7–17 de 31

    7Omukozi w’ebibi bw’afa, essuubi lye libula,ne byonna bye yasuubira mu maanyi bikoma.

    13Aseetula olugambo atta obwesigwa,naye omuntu omwesigwa akuuma ekyama.

    17Omusajja alina ekisa aganyulwa,naye alina ettima yeereetako akabi.

  8. Jó 41

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 41
    Mostrando versículos 9–21 de 34

    9Essuubi lyonna ery’okugiwangula ffu,okugirabako obulabi kimalamu amaanyi.

    10Teri n’omu mukambwe nnyo asobola kugyaŋŋanga.Kale, ani oyo asobola okuyimirira mu maaso gange?

    21Omukka oguva mu nnyindo zaayogukoleeza Amanda.

  9. Salmos 27

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 27
    Mostrando versículos 1–14 de 14

    1Mukama gwe musana gwange n’obulokozi bwange;ani gwe nnaatyanga?Mukama ge maanyi ag’obulamu bwange;ani asobola okuntiisa?

    6Olwo ononnyimusangawaggulu w’abalabe bange abanneetoolodde.Nnaaweerangayo ssaddaaka mu weema ye nga bwe ntendereza n’eddoboozi ery’omwanguka olw’essanyu;nnaayimbiranga Mukama ennyimba ez’okumutenderezanga.

    14Lindirira Mukama.Ddamu amaanyi, ogume omwoyo.Weewaawo, lindirira Mukama.

  10. Jó 26

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 26
    Mostrando versículos 2–6 de 14

    2"Ng’oyambye oyo atalina maanyi!Ng’oyambye omukono ogwo ogutalina maanyi!

    3Ng’amagezi ga kitalo ago g’owadde oyo atalina magezi!Ng’owadde okuluŋŋamizibwa okuyitirivu!

    6Amagombe gali bwereere mu maaso ga Katonda;n’okuzikiriza tekulina kikubisse.

  11. Salmos 33

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 33
    Mostrando versículos 9–22 de 22

    9kubanga yayogera bwogezi n’etondebwa,n’alagira n’eyimirira nga nywevu.

    20Tulindirira Mukama nga tulina essuubi,kubanga ye mubeezi waffe era ye ngabo yaffe.

    22Okwagala kwo okutaggwaawo kubeerenga mu ffe,Ayi Mukama, ng’essuubi lyaffe bwe liri mu ggwe.

  12. Jó 24

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 24
    Mostrando versículos 2–21 de 25

    2Abantu bajjulula amayinja agalamba ensalo,ne balunda ebisolo bye babbye.

    6Essubi eririibwa ensolo zaabwe baliggya ku ttale lye,ne banoga n’emizabbibu gy’aboonoonyi.

    21Bayiikiriza ne banyaga omugumba atazaala.Tebakolera nnamwandu bya kisa.

  13. Salmos 49

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 49
    Mostrando versículos 6–18 de 20

    6abantu abeesiga obugagga bwabwebeenyumiririza mu bintu ebingi bye balina.

    16Omuntu bw’agaggawalanga n’ekitiibwa ky’ennyumba ye nga kyeyongedde,tomutyanga,

    18Newaakubadde nga mu bulamu yeerowoozaako ng’aweereddwa omukisakubanga omugagga abantu bamugulumiza,

Léxico (correspondência exata) Semântico (correspondência relacionada) Versículos omitidos Contexto do capítulo