Pular para o conteúdo
Publicidade

Resultados da busca por "fé"

63 resultados encontrados

  1. Números 13

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 13
    Mostrando versículos 6–14 de 33

    6Eyava mu kika kya Yuda yali Kalebu mutabani wa Yefune.

    8Eyava mu kika kya Efulayimu yali Koseya mutabani wa Nuuni.

    14Eyava mu kika kya Nafutaali yali Nakabi mutabani wa Vofesi.

  2. Lucas 2

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 2
    Mostrando versículos 31–52 de 52

    31bwe wateekateeka mu maaso g’abantu bonna,

    32okuba Omusana ogw’okwakira amawanga.N’okuleetera abantu bo Abayisirayiri ekitiibwa!"

    52Awo Yesu n’akula mu mubiri, mu magezi, era n’alaba ekisa mu maaso ga Katonda ne mu maaso g’abantu.

  3. 1 Tessalonicenses 4

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 4
    Mostrando versículos 4–12 de 18

    4buli omu ku mmwe amanyenga okufuga omubiri gwe mu butukuvu n’ekitiibwa,

    5so si mu kwegomba okw’obukaba ng’abamawanga abatamanyi Katonda bwe bakola.

    12mutambule nga mwegendereza eri abatakkiriza, mube nga mwemalirira mu buli nsonga.

  4. Salmos 146

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 146
    Mostrando versículos 1–5 de 10

    1Tendereza Mukama!Tendereza Mukama ggwe emmeeme yange!

    3Teweesiganga bafuzi,wadde abantu obuntu omutali buyambi.

    5Yeesiimye oyo ayambibwa Katonda wa Yakobo;ng’essuubi lye liri mu Mukama Katonda we,

  5. 1 Crônicas 14

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 14
    Mostrando versículos 6–9 de 17

    6ne Noga, ne Nefegi, ne Yafiya,

    7ne Erisaama, ne Beeriyadda, ne Erifereti.

    9Abafirisuuti baali bazze nga bazinze ekiwonvu Lefayimu;

  6. Jó 17

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 17
    Mostrando versículos 1–15 de 16

    1Omutima gwange gwennyise,ennaku zange zisalibbwaako,entaana enninze.

    3"Ompe, Ayi Katonda akakalu k’onsaba.Ani omulala ayinza okunneeyimirira?

    15kale essuubi lyange liba ludda wa?Ani ayinza okuliraba?

  7. Romanos 9

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 9
    Mostrando versículos 2–14 de 33

    2nga ndimunakuwavu nnyo era nga nnumwa mu mutima.

    4be Bayisirayiri, abantu ba Katonda abalonde. Katonda yabalaga ekitiibwa kye, n’akola nabo endagaano, n’abawa n’amateeka ge. Yeekaalu yagibawa, n’abawa n’ebyasuubizibwa.

    14Kale tunaagamba ki? Ddala ddala Katonda talina bwenkanya? Kikafuuwe.

  8. 1 Coríntios 2

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 2
    Mostrando versículos 5–13 de 16

    5okukkiriza kwammwe kuleme kuba kw’amagezi ga bantu wabula kwesigame ku maanyi ga Katonda.

    10Naye ffe Katonda yabitubikkulira mu Mwoyo, kubanga Omwoyo anoonyereza ebintu byonna, n’eby’omunda ennyo ebya Katonda.

    13era ne mu bigambo bye twogera so si mu kuyigirizibwa okw’amagezi g’abantu, naye mu bigambo Omwoyo by’ayigiriza, ebintu eby’Omwoyo nga bikwatagana n’eby’Omwoyo.

  9. Isaías 28

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 28
    Mostrando versículos 3–26 de 29

    3Engule ey’amalala ey’abatamiivu ba Efulayimualigibetenta n’ebigere bye.

    11Weewaawo, Katonda alyogera eri abantu abon’emimwa emigenyi mu lulimi olugwira,

    26Katonda we amuwa ebiragiro,n’amuyigiriza ekkubo etuufu.

  10. Atos 26

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 26
    Mostrando versículos 8–27 de 32

    8Kiki ekibalowoozesa nti tekiyinzika Katonda okuzuukiza abafu?

    22Katonda kyavudde ankuuma okutuusa leero ndyoke nyimirire nga ndi mujulirwa eri ab’ekitiibwa era n’aba bulijjo, nga sirina kirala kye njogera, wabula ebyo bannabbi ne Musa bye baategeeza nga bigenda okujja

    27Kabaka Agulipa, bannabbi obakkiriza? Mmanyi ng’obakkiriza."

  11. 2 Timóteo 1

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 1
    Mostrando versículos 9–13 de 18

    9eyatulokola n’atuyita tubeere babe. Ekyo yakikola nga tasinziira ku bikolwa byaffe, wabula ng’asinziira mu kuyitibwa okutukuvu, si ng’ebikolwa byaffe bwe biri, naye olw’ekigendererwa kye ye, n’ekisa kye, kye yatukwatirwa ng’ayita mu Kristo Yesu okuva edda n’edda Lyonna.

    11gye nalonderwa okugisaasaanya, n’okuba omutume, era omuyigiriza,

    13Gobereranga ebigambo ebireeta obulamu bye wawulira njogera, mu kukkiriza ne mu kwagala mu Kristo Yesu.

  12. Ezequiel 24

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 24
    Mostrando versículos 4–26 de 27

    4Mugiteekemu ebifi eby’ennyama,ebifi byonna ebirungi, ekisambi n’omukono.Mugijjuze n’amagumba agasinga obulungi,

    15Ekigambo kya Mukama ne kinzijira n’aŋŋamba nti,

    26ku lunaku olwo aliba awonyeewo y’alikuwa amawulire.

  13. Salmos 119

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 119
    Mostrando versículos 56–144 de 176

    56Olw’okukugonderanganfunye emikisa gyo mingi.ח Esi

    128Kubanga mmanyi ng’ebiragiro byo byonna bituufu;nkyawa buli kkubo lyonna ekyamu.פ Pe

    144Ebiragiro byo bituufu emirembe gyonna;onjigirize okubitegeera ndyoke mbeere omulamu.ק Koofu

  14. Romanos 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículos 22–31 de 31

    22Obutuukirivu bwa Katonda butuweebwa olw’okukkiriza Yesu Kristo. Katonda tasosola.

    27Kale lwaki twenyumiriza? Tewali nsonga etwenyumirizisa. Lwa kuba nga twagoberera amateeka? Nedda, lwa kukkiriza.

    31Kale amateeka tugaggyewo olw’okukkiriza? Kikafuuwe. Tunyweza manyweze.

  15. Isaías 43

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 43
    Mostrando versículos 20–27 de 28

    20Ensolo ez’omu nsiko zinzisaamu ekitiibwa,ebibe n’ebiwuugulu;kubanga nze ngaba amazzi mu ddungu,n’emigga mu lukoola,okunywesa abantu bange, abalonde bange,

    21abantu be nnekolerabalangirire ettendo lyange.

    27Kitaawo eyasooka yasobya,abakulembeze bo baanjemera.

  16. 1 Coríntios 4

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 4
    Mostrando versículos 1–21 de 21

    1Omuntu asaanidde atulabe ng’abaweereza ba Kristo era abawanika b’ebyama bya Katonda.

    2Ate era omuwanika kimugwanira okuba omuntu omwesigwa.

    21Kiruwa kye mwagala? Nzije n’omuggo, oba nzije na kwagala n’omwoyo ogw’obuwombeefu?

  17. Atos 23

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 23
    Mostrando versículos 21–26 de 35

    21Tokkiriza! Kubanga waliwo abasajja amakumi ana abajja okwekwekerera abaserikale bo abanaaba bamutwala, bamufubutukireko bamutte. Kubanga beerayiridde obutalya n’obutanywa okutuusa nga bamaze okumutta. Kaakano bali eyo nga basuubira nti onokkiriza."

    25Awo n’awandiikira gavana ebbaluwa eno nti:

    26Nze Kulawudiyo Lusiya, nkulamusa Oweekitiibwa Gavana Ferikisi.

  18. Salmos 61

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 61
    Mostrando versículos 3–7 de 8

    3Kubanga gw’oli kiddukiro kyange.Oli kigo eky’amaanyi mwe neekweka omulabe.

    6Oyongere ku nnaku z’obulamu bwa kabaka;emyaka gye gimutuuse mu mirembe mingi,

    7alyoke abeerenga mu maaso ga Katonda ennaku zonna.Okwagala kwo n’obwesigwa bwo bimukuumenga.

  19. 1 Coríntios 13

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 13
    Mostrando versículos 6–13 de 13

    6Okwagala tekusanyukira bitali bya butuukirivu, wabula kusanyukira mazima.

    7Okwagala kugumira byonna, kukkiriza byonna, kusuubira byonna era kugumiikiriza byonna.

    13Kaakano waliwo ebintu bisatu eby’olubeerera: okukkiriza, n’okusuubira, era n’okwagala. Naye ekisingako ku ebyo obukulu kwe kwagala.

  20. Romanos 15

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 15
    Mostrando versículos 17–33 de 33

    17Noolwekyo neenyumiririza mu Kristo olw’omulimu gwa Katonda;

    18kubanga siryaŋŋanga kwogera bintu Kristo by’atakolera mu nze Abaamawanga balyoke babeere abawulize mu kigambo ne mu bikolwa,

    33Kale kaakano Katonda ow’emirembe, abeerenga nammwe mwenna. Amiina.

Léxico (correspondência exata) Semântico (correspondência relacionada) Versículos omitidos Contexto do capítulo