1Nnina obubaka mu mutima gwangeobukwata ku bwonoonyi bw’omukozi w’ebibi.N’okutyatatya Katonda.
6Obutuukirivu bwo bugulumivu ng’agasozi aganene,n’obwenkanya bwo buwanvu nnyo ng’ennyanja ennene ennyo.Ayi Mukama, olabirira abantu n’ebisolo.
9Kubanga gw’olina ensulo ey’obulamu,era gw’otwakiza omusana.