Pular para o conteúdo
Publicidade

Omubuulizi 3:1,11,14

Buli Kintu Kirina Ekiseera Kyakyo

1 Buli kintu kirina ekiseera kyakyo,

na buli ekikolebwa wansi w’eggulu kirina ekiseera kyakyo.

11 Buli kimu yakikola nga kirungi mu kiseera kyakyo. Kyokka newaakubadde nga Katonda yateeka mu mitima gy’abantu okutegeera obulamu obutaggwaawo, omuntu tayinza kuteebereza mulimu gwa Katonda gwonna, we gutandikira oba we gukoma. 14 Mmanyi nga buli Katonda ky’akola kya lubeerera; tekyongerwako, era tewali kikijjibwako. Katonda yakikola bw’atyo, abantu balyoke bamutye.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.