Pular para o conteúdo
Publicidade

Omubuulizi 9:5,6,10

5 Kubanga buli kiramu kimanya nga kya kufa,

naye abafu tebaliiko kye bamanyi:

tebakyagasa

wadde okujjukirwa.

6 Okwagala kwabwe, n’obukyayi bwabwe,

n’obuggya bwabwe nga bizikiridde;

nga tebakyetaba mu ebyo byonna

ebikolebwa wansi w’enjuba.

10 Buli omukono gwo kye gugenda okukola, kikole n’amaanyi go gonna; kubanga teri mulimu wadde okulowooza, oba okutegeera wadde amagezi emagombe gy’olaga.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.