Pular para o conteúdo
Publicidade

Olubereberye 16

6 Naye Ibulaamu n’agamba Salaayi nti, "Laba, omuweereza wo ali mu buyinza bwo; mukole nga bw’oyagala." Awo Salaayi natandika okubonyaabonya Agali; Agali n’adduka okuva w’ali.

Agali ne Isimayiri

7 Malayika wa Mukama n’amusanga ku nsulo y’amazzi mu ddungu, ensulo y’amazzi eri ku kkubo eriraga e Ssuuli. 8 N’agamba nti, "Agali, omuweereza wa Salaayi, ovudde wa era ogenda wa?" N’amuddamu nti, "Nziruka mugole wange Salaayi."

Veja também