Pular para o conteúdo
Publicidade

Olubereberye 21

Agali ne Isimayiri mu Ddungu

15 Awo amazzi ag’omu ddiba bwe gaggwaamu, Agali n’ateeka omwana we wansi w’ogumu ku miti. 16 Agali ne yeeyongerayo ebbanga ng’awalasibwa akasaale, nga mita kikumi, n’atuula okumwolekera, kubanga yayogera nti, "Nneme okulaba omwana ng’afa." Naye bwe yali ng’atudde, omwana n’ayimusa eddoboozi n’akaaba.

Veja também