15 Awo Katonda n’agamba Nuuwa nti, 16 "Vva mu lyato, ggwe, ne mukazi wo, ne batabani bo ne bakazi baabwe. 17 Fulumya buli kiramu ekiri naawe: ebinyonyi, n’ensolo, na buli kiramu ekitambula ku ttaka, biryoke bizaale byale ku nsi, byeyongerenga obungi."
Publicidade
Publicidade