4 "Wali ludda wa nga nteekawo emisingi gy’ensi?
Mbuulira bw’oba otegeera.
8 ani eyasiba enzigi n’aggalira ennyanja,
bwe yava mu lubuto lwayo?
31 "Oyinza okuziyiza okwakaayakana kwa Kakaaga,
oba okutaggulula enkoba za Ntungalugoye?
41 Ani awa namuŋŋoona emmere,
abaana baayo bwe bakaabirira Katonda,
nga batambulatambula nga babuliddwa emmere?"