3 Kale nno nkwegayiridde Mukama nzita; okufa kisinga okuba omulamu."
8 Ng’enjuba yeewanise, Katonda n’alyoka alagira embuyaga ey’Ebuvanjuba ey’olubugumu okufuuwa Yona, omusana ne gumwokya nnyo mu mutwe okutuusa lwe yazirika. N’ayagala afe. N’ayogera nti, "Okufa kusinga okuba omulamu."