Pular para o conteúdo
Publicidade

Yokaana 20

14 Bwe yamala okwogera ebyo, n’akyuka n’alaba Yesu ng’ayimiridde, kyokka n’atamanya nti ye Yesu.

15 Yesu n’amubuuza nti, "Omukyala okaabira ki? Onoonya ani?"

Maliyamu n’alowooza nti, Ye nannyini nnimiro n’amugamba nti, "Ssebo, obanga gw’omuggyeemu, mbuulira gy’omutadde ŋŋende mmuggyeyo."

16 Yesu n’amugamba nti, "Maliyamu!"

Maliyamu n’akyukira Yesu n’amugamba mu Lwebbulaniya nti, "Labooni," ekitegeeza nti, "Omuyigiriza."

Veja também