16 Yesu n’amugamba nti, "Maliyamu!"
Maliyamu n’akyukira Yesu n’amugamba mu Lwebbulaniya nti, "Labooni," ekitegeeza nti, "Omuyigiriza."
18 Maliyamu Magudaleene n’agenda n’abuulira abayigirizwa nga bw’alabye Mukama waffe, era n’abategeeza by’amugambye.