Pular para o conteúdo
Publicidade

João 6

32 Awo Yesu n’abagamba nti, "Ddala ddala mbagamba nti Musa si ye yabawa emmere eva mu ggulu, wabula Kitange ye yabawa emmere ey’amazima eva mu ggulu. 33 Emmere ya Katonda ye eva mu ggulu, era ye awa ensi obulamu."

34 Ne bamugamba nti, "Mukama waffe, tuwenga emmere eyo buli lunaku."

35 Yesu n’abaddamu nti, "Nze mmere ey’obulamu. Ajja gye ndi enjala teriddayo kumuluma, era abo abanzikiriza tebaliddayo kulumwa nnyonta.

Veja também