Pular para o conteúdo
Publicidade

João 6

66 Okuva olwo bangi ku bayigirizwa be ne bamuvaako ne bataddayo kuyita naye.

67 Awo Yesu n’akyukira abayigirizwa be ekkumi n’ababiri n’ababuuza nti, "Nammwe mwagala kugenda?"

68 Simooni Peetero n’amuddamu nti, "Mukama waffe, tunaagenda eri ani? Ggwe wekka gw’olina ebigambo by’obulamu obutaggwaawo. 69 Ffe tubikkiriza era tumanyi nti oli Mutukuvu wa Katonda."

Veja também