7 Bwe beeyongera okumubuuza, n’akutaamulukuka, n’agamba nti, "Mu mmwe atayonoonangako y’aba asooka okumukuba ejjinja." 9 Bwe baawulira ebyo, ne baseebulukuka kinnoomu, abasinga obukulu nga be basoose, okutuusa Yesu n’omukazi bwe baasigalawo bokka mu maaso g’ekibiina.
Publicidade