Pular para o conteúdo
Publicidade

Lukka 10

Omusamaliya Omulungi

25 Kale laba omunnyonnyozi w’amateeka n’asituka, ng’ayagala okugezesa Yesu, n’amubuuza nti, "Omuyigiriza, nsaana nkole ki okusikira obulamu obutaggwaawo?"

26 Yesu n’amuddamu nti, "Kyawandiikibwa kitya mu mateeka? Gagamba gatya?"

27 Omunnyonnyozi w’amateeka n’addamu nti, " Yagalanga Mukama Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’emmeeme yo yonna, n’amaanyi go gonna, n’amagezi go gonna.Era yagalanga muliraanwa wo nga naawe bwe weeyagala.’ "

28 Yesu n’amugamba nti, "Ozzeemu bulungi. Kale kolanga bw’otyo oliba mulamu."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também