Pular para o conteúdo
Publicidade

Lucas 17

Okujja kw’Obwakabaka bwa Katonda

20 Awo Abafalisaayo ne babuuza Yesu nti, "Obwakabaka bwa Katonda bulijja ddi?" Yesu n’abaddamu nti, "Obwakabaka bwa Katonda tebulabika nga bujja, 21 era abantu tebagenda kugamba nti, Laba buubuno wano,oba nti, Buubuli wali,kubanga obwakabaka bwa Katonda buli mu mmwe."

Veja também