Pular para o conteúdo
Publicidade

Lukka 2

15 Awo bamalayika bwe baamala okuddayo mu ggulu, abasumba ne bateesa nti, "Tugende e Besirekemu tulabe kino ekibaddewo, Mukama ky’atutegeezezza."

16 Ne bayanguwa ne bagenda, ne balaba Maliyamu ne Yusufu, n’omwana omuwere ng’azazikiddwa mu lutiba lw’ente. 17 Awo abasumba ne bategeeza bye baalabye, n’ebya bategeezeddwa ebikwata ku mwana oyo. 18 Bonna abaawulira ebigambo by’abasumba ne beewuunya nnyo.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também