Pular para o conteúdo
Publicidade

Lukka 2

48 Awo bazadde be bwe baamulaba ne beewuunya nnyo, nnyina n’amugamba nti, "Mwana waffe otukoze ki kino? Kitaawo nange tweraliikiridde nnyo nga tukunoonya!"

49 Yesu n’abaddamu nti, "Mubadde munnoonyeza ki? Temwategedde nga kiŋŋwanidde okukola ebintu bya Kitange?" 50 Naye ne batategeera bigambo ebyo bye yabagamba.

51 N’asituka n’agenda nabo e Nazaaleesi, n’abagonderanga; kyokka nnyina ebigambo ebyo byonna n’abikuuma mu mutima gwe.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também