Pular para o conteúdo
Publicidade

Lucas 5

Yesu Awonya Omusajja Omugenge

12 Mu kibuga Yesu mwe yali akyadde mwalimu omusajja eyali alwadde ebigenge. Bwe yalaba Yesu n’avuunama mu maaso ge, n’amwegayirira nti, "Mukama wange, bw’oba ng’oyagala, oyinza okunnongoosa."

13 Yesu n’agolola omukono gwe n’amukwatako, ng’agamba nti, "Njagala, longooka." Amangwago ebigenge by’omusajja ne bimuwonako.

Veja também