Pular para o conteúdo
Publicidade

Makko 11

Yesu Akolimira Omuti Ogutabala

12 Enkeera bwe baali bava e Besaniya, Yesu n’alumwa enjala. 13 N’alengera omutiini, nga guddugazza bulungi amalagala, n’agendayo alabe obanga anaasangako ebibala. Yagenda okugutuukako nga kuliko makoola meereere, kubanga si kye kyali ekiseera kyagwo okubaako ebibala. 14 Awo Yesu n’agamba omuti nti, "Omuntu yenna alemenga okuddayo okulya ekibala kyo!" Abayigirizwa be ne bamuwulira ng’akyogera.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também