Publicidade

Marcos 4

38 Yesu yali agalamidde emabega mu lyato nga yeezizise omutto yeebase. Awo abayigirizwa be ne bamuzuukusa nga bagamba nti, "Omuyigiriza, ggwe tofaayo nga ffenna tugenda okusaanawo?"

39 N’azuukuka n’aboggolera omuyaga n’agamba ennyanja nti, "Tteeka, sirika." Omuyaga ne gusirika n’ennyanja n’eteekera ddala.

40 N’ababuuza nti, "Lwaki mutidde? Temunnaba kubeera na kukkiriza?"

Veja também

Publicidade
Bíblia Online Bíblia Online

Bíblia Online • Versão: 2026-06-20_17-16-08-