Pular para o conteúdo
Publicidade

Matayo 24

29 "Amangu ddala ng’okubonyaabonyezebwa

"kw’omu nnaku ezo kuwedde,

enjuba eriggyako ekizikiza

era n’omwezi teguliyaka,

n’emmunyeenye zirigwa n’amaanyi g’eggulu galinyeenyezebwa.’ "

30 "Oluvannyuma lw’ebyo akabonero k’Omwana w’omuntu kalirabika ku ggulu, era walibaawo okukungubaga kw’amawanga gonna ag’omu nsi, era baliraba Omwana w’Omuntu ng’ajja ku bire by’eggulu, mu maanyi ne mu kitiibwa ekinene. 31 Era alituma bamalayika be nga bwe bafuuwa amakondeere mu ddoboozi ery’omwanguka, ne bakuŋŋaanya abalonde be nga babaggya mu mpewo ennya okuva ku ludda olumu olw’eggulu okutuuka ku ludda olulala."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também