Pular para o conteúdo
Publicidade

Mateus 8

2 Omusajja omugenge n’ajja gy’ali n’amuvuunamira ng’agamba nti, "Mukama wange, bw’obanga oyagala oyinza okunnongoosa."

3 Yesu n’agolola omukono gwe n’amukwatako n’amugamba nti, "Njagala, longooka." Amangwago omusajja n’awona ebigenge. 4 Yesu n’amugamba nti, "Laba, tobaako muntu n’omu gw’obuulira, wabula genda weerage eri kabona otwaleyo n’ekirabo nga Musa bwe yalagira, kibeere obujulirwa gye bali."

Veja também