Pular para o conteúdo
Publicidade

Mateus 9

23 Awo Yesu bwe yatuuka mu maka g’omufuzi n’asanga abafuuyi b’amakondeere n’ekibiina nga kijagaladde, 24 n’agamba nti, "Mufulume kubanga omuwala tafudde wabula yeebase bwebasi." Bonna ne bamusekerera nga bwe beesooza. 25 Naye abantu bwe bamala okufuluma, Yesu n’ayingira, n’akwata omukono gw’omuwala, n’agolokosa omuwala.

Veja também