Pular para o conteúdo
Publicidade

Abaruumi 8

35 Ani alitwawukanya n’okwagala kwa Kristo? Kubonaabona, oba bulumi, oba kuyigganyizibwa, oba njala, oba kuba bwerere, oba kabi, oba kitala? 36 Kyawandiikibwa nti:

"Ku lulwo tutiisibwatiisibwa n’okuttibwa obudde okuziba,

era tubalibwa ng’endiga ez’okusalibwa."

37 Naye mu bino byonna tuwangudde n’okukirawo ku bw’oyo eyatwagala.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também