Publicidade

Tiago 2

10 Era omuntu akwata amateeka gonna, naye n’asobyako erimu, omusango gumusinga mu ngeri y’emu ng’oli asobezza amateeka gonna. 11 Kubanga Katonda eyagamba nti, "Toyendanga," era y’omu eyagamba nti, "Tottanga." Noolwekyo singa toyenda, naye n’otta oba mumenyi wa mateeka gonna.

12 Noolwekyo mwogere era mukole ng’amateeka ag’eddembe bwe gali naye nga mumanyi nti tunaatera okulamulwa.

Veja também

Publicidade
Bíblia Online Bíblia Online

Bíblia Online • Versão: 2026-06-29_22-07-56-