Deus do impossível: versículo e o que a Bíblia diz
O que é impossível para o homem é possível para Deus
A resposta mais direta da Bíblia sobre o Deus do impossível está nas palavras de Jesus: o que você não consegue resolver com as próprias forças continua ao alcance de Deus. Quando os seus recursos terminam, o cuidado dele continua.
Yesu n’addamu nti, "Ebitayinzika eri abantu, biyinzika eri Katonda."(Lukka 18:27)
Tira de cima de você o peso de ter que fabricar uma saída quando todos os recursos humanos se esgotaram.
"Ayi Mukama Katonda, ggwe wakola eggulu n’ensi n’amaanyi go amangi ennyo, n’omukono gwo ogugoloddwa. Tewali kintu na kimu kikulema.(Yeremiya 32:17)
Lembra que o Deus que sustenta a criação inteira não perde o controle diante da sua dificuldade de hoje.
Mukama n’abuuza Ibulayimu nti, "Lwaki Saala asese ng’agamba nti, ‘Ndiyinza okuzaala omwana nga nkaddiye?’ Waliwo ekirema Mukama? Omwaka ogujja, mu kiseera kyennyini, ndikomawo gy’oli, ne Saala alizaala omwana owoobulenzi."(Olubereberye 18:13,14)
Devolve a esperança quando você sente que o tempo passou demais e que já é tarde para ver uma resposta.
Awo Maliyamu n’abuuza malayika nti, "Ekyo kiriba kitya? Kubanga simanyi musajja."
Malayika n’amuddamu nti, "Mwoyo Mutukuvu alikukkako, n’amaanyi g’Oyo Ali Waggulu Ennyo galikubuutikira, n’omwana alizaalibwa aliba mutukuvu, Omwana wa Katonda. Laba, muganda wo Erisabesi eyayitibwanga omugumba, kati ali lubuto lwa myezi mukaaga mu bukadde bwe. Kubanga buli kigambo kiyinzika eri Katonda."
Maliyamu n’addamu nti, "Nze ndi muweereza wa Mukama, kibe ku nze nga bw’ogambye." Malayika n’ava w’ali, n’agenda.(Lukka 1:34-38)
Acalma o coração diante do desconhecido: o cumprimento do que Deus planejou não depende da lógica humana.
"Mmanyi ng’oyinza okukola ebintu byonna,
era tewali kyotegeka kyonna kiyinza kuziyizibwa.(Yobu 42:2)
Dá descanso à alma ao colocar a sua vida nas mãos de quem governa o que você não consegue controlar.
Quando a sua fé parece pequena demais
Yesu n’amuddamu nti, "Obanga osobola! Buli kimu kisoboka eri oyo akkiriza."(Makko 9:23)
Acolhe o seu pedido de socorro mesmo quando a sua confiança vem misturada com lágrimas, medo e cansaço.
Yesu n’abaddamu nti, "Olw’okukkiriza kwammwe okutono. Kubanga ddala ddala mbagamba nti, bwe muba n’okukkiriza okufaanana ng’akaweke ka kaladaali, mwandiyinzizza okugamba olusozi luno nti, ‘Vvaawo wano,’ era ne luvaawo era tewandibaddewo kye mulemwa.(Matayo 17:20)
Mostra que Deus não exige de você uma fé heroica para agir, mas uma entrega sincera que dá o próximo passo.
Este artigo te tocou? Faça uma oração!
+581 estão orando agora.
Junte-se à corrente de oração.