Pular para o conteúdo
Publicidade

Órfãos

Por Bíblia Online

Deus tem um cuidado especial pelos órfãos. Ele se apresenta como pai dos que não têm pai e defensor dos desamparados, e ordena a seu povo que faça o mesmo.

Deus, pai dos órfãos

O Senhor é pai dos órfãos e protetor das viúvas. Ele sustenta os que perderam amparo humano e cuida deles com ternura.

Muyimbire Katonda,

muyimbe nga mutendereza erinnya lye;

mumuyimusize amaloboozi gammwe oyo atambulira mu bire.

Erinnya lye ye Mukama, mujagulize mu maaso ge.

Ye Kitaawe w’abataliiko bakitaabwe, ye mukuumi wa bannamwandu;

ye Katonda abeera mu kifo kye ekitukuvu.

Mukama alabirira bannamawanga,

era ayamba bamulekwa ne bannamwandu;

naye ekkubo ly’abakola ebibi alifaafaaganya.

Abanafu n’abatalina bakitaabwe mubalamulenga mu bwenkanya;

abaavu n’abanyigirizibwa mubayambenga mu bwenkanya.

Siribaleka nga bamulekwa, ndikomawo gye muli.

O chamado da justiça

A religião pura é visitar órfãos e viúvas em suas aflições. Deus ordena a defesa do necessitado e o cuidado com os mais frágeis.

Eddiini entuufu etaliiko bbala mu maaso ga Katonda Kitaffe, y’eyo ey’omuntu alabirira bamulekwa ne bannamwandu era nga yeekuuma ensi gy’alimu ereme kumuletako bbala.

Muyige okukola obulungi, musalenga emisango n’amazima,

mudduukirirenga abajoogebwa,

musalenga omusango gw’atalina kitaawe,

muwolerezenga bannamwandu.

"Bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye nti, Musalenga emisango egy’ensonga, mukwatirweganenga ekisa n’okusaasiragananga buli muntu eri muganda we. Temutulugunyanga bannamwandu, n’abatalina bakitaabwe, n’abatambuze wadde abaavu, era tewateekwa kubaawo muntu n’omu ku mmwe alowooza mu mutima gwe okukola obulabe ku muganda we!

"Nnamwandu ne mulekwa temubajooganga. Bwe munaabajooganga ne bankaabira, nnaabawulirizanga. Obusungu bwange ne bubuubuuka, mmwe ne mbatta n’ekitala. Bakyala bammwe ne bafuuka bannamwandu n’abaana bammwe bamulekwa.

kubanga nawonyanga abaavu abaakaabiranga obuyambi,

n’abatalina bakitaabwe abatalina abayamba.

Omusajja ng’afa, y’ansabira omukisa,

ne ndeetera omutima gwa nnamwandu okuyimba.

Seja o primeiro