Pedro e Jesus: da fraqueza à restauração no ministério
A relação entre Jesus e Pedro
Pedro foi o líder dos doze apóstolos e o discípulo mais próximo de Jesus durante seu ministério terreno. Essa convivência foi marcada por fé impulsiva, quedas dolorosas e uma restauração completa que transformou um pescador comum na principal voz da igreja primitiva.
A fé posta à prova sobre as águas
Pedro foi o único discípulo a sair do barco no meio da tempestade para caminhar até Jesus, mas afundou assim que olhou para a força do vento. O relato em Mateus 14:28-31 mostra que Cristo não o deixou perecer na fraqueza: estendeu a mão de imediato, cobrando confiança firme em lugar da dúvida.
Peetero n’amugamba nti, "Obanga ye ggwe ddala Mukama waffe, ndagira nange nzije gy’oli nga ntambulira ku mazzi."
Yesu n’amuddamu nti, "Kale jjangu." Peetero n’ava mu lyato n’atambulira ku mazzi okugenda eri Yesu.
Naye Peetero bwe yalaba omuyaga ogw’amaanyi, n’atya n’atandika okusaanawo, n’akoowoola Yesu nti, "Mukama wange, ndokola!"
Amangwago Yesu n’agolola omukono gwe n’amukwata, n’amugamba nti, "Ggwe alina okukkiriza okutono, lwaki obuusizzabuusizza?"(Matayo 14:28-31)
A negação no pátio e a dor do arrependimento
Mesmo depois de prometer fidelidade até a morte, Pedro cedeu ao medo e negou qualquer vínculo com o Mestre na noite da prisão. Como registra Lucas 22:54-62, o olhar de Jesus após a terceira negação desfez a autoconfiança de Pedro, levando o apóstolo a sair dali em pranto amargo.
Awo ne bakwata Yesu ne bamutwala mu nnyumba ya Kabona Asinga Obukulu. Peetero n’agoberera nga yeesuddeko akabanga. Bwe baamala okukuma omuliro wakati mu luggya ne batuula okwota; Peetero naye n’atuula wakati mu bo, n’ayota omuliro. Omuwala omuweereza n’amulengera ng’omuliro gumumulisizza, n’amutunuulira enkaliriza, okutuusa lwe yagamba nti, "Omusajja ono yali ne Yesu!"
Peetero ne yeegaana nti, "Omukazi, oyo gw’oyogerako nze simumanyi."
Bwe waayitawo akabanga omuntu omulala n’alaba Peetero n’amugamba nti, "Naawe oli omu ku bo." Peetero ne yeegaana nti, "Nedda, ssebo, si bwe kiri." Bwe waali wayiseewo ng’essaawa nnamba, omuntu omu n’ayogera ng’akakasa nti, "Ddala n’ono yali wamu ne Yesu kubanga naye Mugaliraaya." Peetero n’addamu nti, "Omusajja, by’oyogerako sibimanyi!" Peetero bwe yali akyayogera enkoko n’ekookolima. Mu kaseera ako Mukama waffe n’akyuka n’atunuulira Peetero. Peetero n’ajjukira Yesu kye yagamba nti, "Enkoko eneeba tennakookolima ononneegaana emirundi esatu." Awo Peetero n’afuluma okuva mu luggya n’akaaba nnyo amaziga!(Lukka 22:54-62)
A restauração à beira do lago
Depois da ressurreição, Jesus procurou Pedro na praia da Galileia e substituiu as três negações por três perguntas sobre amor. Em João 21:15-17, Cristo encerrou a culpa do discípulo e entregou a ele a tarefa de pastorear e alimentar o rebanho com humildade.
Bwe baamala okulya, Yesu n’agamba Peetero nti, "Simooni omwana wa Yokaana, onjagala okusinga bano?"
Peetero n’addamu nti, "Ddala, omanyi nga nkwagala nnyo."
Yesu n’amugamba nti, "Kale liisanga abaana b’endiga zange."
Yesu n’amubuuza omulundi ogwokubiri nti, "Simooni omwana wa Yokaana, ddala onjagala?"
Peetero n’addamu nti, "Ddala, Mukama wange, omanyi nga nkwagala." Yesu n’amugamba nti, "Kale lundanga endiga zange."
Yesu n’abuuza Peetero omulundi ogwokusatu nti, "Simooni omwana wa Yokaana, onjagala?"
Peetero n’anakuwala kubanga Yesu yamubuuza omulundi ogwokusatu nti, "Onjagala?" Peetero n’amuddamu nti, "Mukama wange ggwe omanyi buli kimu, omanyi nga nkwagala."
Yesu n’amugamba nti, "Kale liisanga endiga zange.(Yokaana 21:15-17)
Da fraqueza à liderança pública
A transformação operada por Jesus em Pedro ficou visível quando o apóstolo se levantou no dia de Pentecostes. O homem que antes temera a pergunta de uma criada pregou abertamente às multidões de Jerusalém em Atos 2, demonstrando que a graça de Cristo capacita quem reconhece os próprios limites.
Este artigo te tocou? Faça uma oração!
+581 estão orando agora.
Junte-se à corrente de oração.