Pular para o conteúdo
Publicidade

1 Coríntios 2

14 Omuntu obuntu tasobola kufuna bintu bya Mwoyo wa Katonda, kubanga busirusiru gy’ali, era tasobola kubimanya, kubanga bikeberwa Mwoyo. 15 Naye omuntu ow’Omwoyo akebera ebintu byonna, naye tewali n’omu amukebera.

16 "Kubanga ani eyali ategedde okulowooza kwa Mukama,

era ani alimulagira?

Kyokka ffe tulina endowooza ya Kristo."

Veja também