Pular para o conteúdo
Publicidade

Resultados da busca por "salvação"

39 resultados encontrados

  1. Tito 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículos 4–10 de 15

    4Naye ekisa kya Katonda Omulokozi waffe n’okwagala kwe bwe byalabika,

    6gwe yatuyiwako mu bungi ku lwa Yesu Kristo Omulokozi waffe.

    10Omuntu ayawulayawula mu bantu bw’omalanga okumulabula omulundi ogusooka, era n’ogwokubiri, omwewalanga,

  2. Deuteronômio 13

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 13
    Mostrando versículos 7–9 de 18

    7bakatonda ab’abantu ababeetoolodde, ab’oku muliraano, oba abeewala, okuva ensi gy’etandikira ne gy’ekoma,

    8tomuwulirizanga, so by’anaakugambanga tobikolanga. Tomusaasiranga era tomuzibiikirizanga wadde okumusonyiwanga.

    9Omuttiranga ddala. Gw’omusokangako ng’attibwa n’abantu bonna ne bassa okwo.

  3. 1 Pedro 1

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 1
    Mostrando versículos 3–19 de 25

    3Katonda Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo atenderezebwe. Olw’okusaasira kwe okungi twazaalibwa mu bulamu obulina essuubi omulundi ogwokubiri, olw’okuzuukira kwa Yesu Kristo mu bafu.

    9era ekiva mu kukkiriza kwammwe kwe kulokolebwa kw’emyoyo gyammwe.

    19Wabula mwanunulibwa n’omusaayi gwa Kristo ogw’omuwendo omungi ennyo, ogw’omwana gw’endiga ogutaliiko kamogo oba ebbala.

  4. Êxodo 25

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 25
    Mostrando versículos 13–16 de 40

    13Obajje emisituliro mu muti ogwa akasiya, ogibikkeko zaabu.

    14Ogisonseke mu mpeta eziri ku ssanduuko, okusituzanga essanduuko.

    16Mu ssanduuko omwo mw’onossa Amateeka ge nnaakuwa.

  5. Eclesiastes 11

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 11
    Mostrando versículos 5–9 de 10

    5Nga bw’otosobola kutegeera kkubo mpewo,oba omubiri nga bwe guzimbibwa ku mwana ali mu lubuto;bw’otyo bw’otosobola kutegeera KatondaOmutonzi wa byonna by’akola.

    7Ekitangaala kirungi,era okulaba ku musana kisanyusa.

    9Omuvubuka sanyukiranga mu buvubuka bwo,n’omutima gwo gusanyukenga mu nnaku ez’obuvubuka bwo;tambulira mu makubo g’omutima gwone mu kulaba kw’amaaso go.Naye manya nga mu byonna,Katonda agenda kukusalira omusango.

  6. Colossenses 1

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 1
    Mostrando versículos 5–29 de 29

    5olw’essuubi eryabategekerwa mu ggulu, lye mwawulirako mu kigambo eky’amazima, ye Enjiri.

    14atusonyiwa ebibi byaffe, n’atufuula ba ddembe.

    29Kyenva ntegana nga nfuba nga nkozesa obuyinza Katonda bw’ampa obw’amaanyi.

  7. Isaías 54

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 54
    Mostrando versículos 4–16 de 17

    4"Totya kubanga toliddayo kukwatibwa nsonyi.Toggwaamu maanyi kubanga togenda kuswazibwa.Olyerabira ensonyi z’obuvubuka bwo,n’ekivume ky’obwannamwandu bwo tolikijjukira nate.

    5Kubanga Omutonzi wo ye balo,Mukama Katonda ow’Eggye lye linnya lye.Omutukuvu wa Isirayiri ye Mununuzi wo,Katonda ow’ensi yonna, bw’ayitibwa.

    16Laba nze natonda omuweesi,awujja amanda agaliko omuliron’aweesa ekyokulwanyisa olw’omugaso gwakyo.Era nze natonda abazikiriza abakozesa ekyokulwanyisa okumalawo obulamu.

  8. 1 Pedro 4

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 4
    Mostrando versículos 9–17 de 19

    9Musembezeganenga awatali kwemulugunya.

    13Kyokka musanyuke kubanga mugabanye ku kubonaabona kwa Kristo, mulyoke mujjule essanyu, ng’ekitiibwa kye kirabise.

    17Kubanga ekiseera kituuse Katonda okulamula ng’atandikira mu nnyumba ya Katonda. Obanga okulamula kutandikidde ku ffe, kale kiriba kitya ku abo abajeemera Enjiri ya Katonda?

  9. Provérbios 24

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 24
    Mostrando versículos 18–34 de 34

    18Si kulwa nga Mukama akiraba ne kitamusanyusa,n’amusunguwalira.

    26Eky’okuddamu eky’amazima,kiri ng’okunywegerwa.

    34obwavu bulikutuukako ng’omutemu,era n’obwetaavu ng’omutemu.

  10. 1 Samuel 26

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 26
    Mostrando versículos 3–23 de 25

    3Sawulo n’asiisira ku mabbali g’ekkubo ku lusozi Kakira okwolekera eddungu, naye Dawudi n’asigala mu ddungu. Awo bwe yalaba Sawulo ng’amugoberedde mu ddungu,

    4n’atuma abakessi okukakasiza ddala obanga Sawulo yali atuuse.

    23Mukama asasula buli muntu ng’obutuukirivu bwe n’obwesigwa bwe, bwe biri. Mukama yakuwaddeyo mu mukono gwange leero, naye ne sigolola mukono gwange ku oyo Mukama gwe yafukako amafuta.

  11. 1 Crônicas 1

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 1
    Mostrando versículos 15–30 de 54

    15n’Abakiivi, n’Abaluki, n’Abasiini;

    16n’Aballuvadi, n’Abazemali n’Abakamasi.

    30ne Misuma, ne Duma, ne Massa, ne Kadadi, ne Teema,

  12. Ezequiel 7

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 7
    Mostrando versículos 1–10 de 27

    1Awo ekigambo kya Mukama ne kinzijira nti,

    6Enkomerero etuuse,enkomerero etuuse!Ebagolokokeddekoera ejja.

    10" ‘Olunaku luulunolutuuse.Akabi kabajjidde,obutali bwenkanya bumeze,n’amalala gamulisizza.

  13. Romanos 16

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 16
    Mostrando versículos 3–27 de 27

    3Mundabire Pulisikira ne Akula, bwe tukola omulimu mu Kristo Yesu,

    9Mundabire Ulubano, mukozi munnaffe mu Kristo, n’omwagalwa waffe Sutaku.

    27Katonda omu yekka ow’amagezi, agulumizibwenga ku bwa Yesu Kristo, emirembe n’emirembe. Amiina.

  14. 2 Pedro 3

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 3
    Mostrando versículos 2–18 de 18

    2Mujjukire ebyo ebyayogerwa bannabbi abatukuvu n’ekiragiro kya Mukama waffe era Omulokozi waffe ekyaweebwa abatume bammwe.

    5Beefuula abatamanyi nti edda Katonda yalagira bulagizi, era olw’ekigambo eggulu n’ensi ne bitondebwa. Olw’ekigambo kya Katonda ensi yatondebwa ng’eggyibwa mu mazzi era n’ebeera wakati w’amazzi.

    18Mweyongere okukula mu kisa ne mu kutegeera Mukama waffe era Omulokozi waffe Yesu Kristo.Oyo aweebwenga ekitiibwa kaakano n’emirembe gyonna. Amiina.

  15. Jeremias 47

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 47
    Mostrando versículos 5–7 de 7

    5Gaza alimwa omutwe gwe ng’akungubaga.Asukulooni alisirisibwa.Ggwe eyasigala mu kiwonvu,olituusa ddi okwesalaasala?

    6" ‘Ayi ggwe ekitala kya Mukama Katonda, okaaba,obudde bunaatuuka ddi owummule?Ddayo mu kiraato kyosirika teweenyeenya.’

    7Naye kiyinza kitya okuwummulanga Mukama y’akiragidde,ng’akiragiddeokulumba Asukulooni n’olubalama lw’ennyanja?"

  16. Salmos 119

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 119
    Mostrando versículos 50–88 de 176

    50Ekiwummuza omutima gwange nga ndi mu bulumikye kisuubizo kyo ekimpa obulamu.

    56Olw’okukugonderanganfunye emikisa gyo mingi.ח Esi

    88Olw’okwagala kwo okutaggwaawo ndekera obulamu bwange,ndyoke nkuume ebyo bye walagira ebiva mu kamwa ko.ל Lamedi

  17. João 1

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 1
    Mostrando versículos 7–16 de 51

    7eyajja okutegeeza abantu ebifa ku musana, bonna bakkirize nga bayita mu ye.

    9Kristo ye yali Omusana, omusana ogw’amazima, ogujja mu nsi, okwakira buli muntu.

    16Ku kujjula kwe ffenna kwe twagabana ekisa ekisukiridde ekisa.

  18. Salmos 40

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 40
    Mostrando versículos 11–17 de 17

    11Onsasirenga bulijjo, Ayi Mukama,amazima n’okwagala kwo byeyongerenga okunkuuma.

    15Abo abankubira akasonso baswazibwe nnyo.

    17Ndi mwavu, eyeetaaga ennyo.Mukama ondowoozeeko.Tolwawo, Ayi Katonda wange.Ggwe mubeezi wange era Omulokozi wange.

  19. Salmos 32

    Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi
    Capítulo 32
    Mostrando versículos 1–11 de 11

    1Alina omukisa oyoasonyiyiddwa ebyonoono byeekibi ne kiggyibwawo.

    2Alina omukisa omuntu oyoMukama gw’atakyabalira kibi kye,ne mu mutima gwe nga temuli bukuusa.

    11Musanyukire mu Mukama era mujaguze mmwe abatuukirivu,era muyimbire waggulu n’essanyu mmwe abalina omutima omulongoofu.

Léxico (correspondência exata) Semântico (correspondência relacionada) Versículos omitidos Contexto do capítulo