Pular para o conteúdo
Publicidade

Yokaana 21

Yesu Azzaamu Peetero Amaanyi

15 Bwe baamala okulya, Yesu n’agamba Peetero nti, "Simooni omwana wa Yokaana, onjagala okusinga bano?"

Peetero n’addamu nti, "Ddala, omanyi nga nkwagala nnyo."

Yesu n’amugamba nti, "Kale liisanga abaana b’endiga zange."

19 Ekyo Yesu yakyogera ng’alaga enfa Peetero gy’alifaamu okuweesa Katonda ekitiibwa. Awo n’amugamba nti, "Ngoberera."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também