Pular para o conteúdo
Publicidade

Lukka 5

33 Kyokka ne bamugamba nti, "Abayigirizwa ba Yokaana batera okusiiba n’okusaba. N’abayigirizwa b’Abafalisaayo nabo bwe batyo. Naye ababo balya ne banywa."

34 Naye Yesu n’abagamba nti, "Abagenyi bayinza okusiiba ng’awasizza omugole akyali nabo? 35 Naye ekiseera kijja, awasizza omugole ng’abaggiddwako olwo ne balyoka basiiba."

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também