Pular para o conteúdo
Publicidade

Romanos 12

19 abaagalwa, temuwalananga ggwanga, era ekiruyi mukirekere Katonda, nga bwe kyawandiikibwa nti, "Okuwoolera eggwanga kwange, nze ndisasula," bw’ayogera Mukama. 20 "Noolwekyo omulabe wo bw’alumwanga enjala, muliisenga; bw’alumwanga ennyonta muwenga ekyokunywa, bw’okola bw’otyo olimukumira amanda g’omuliro ku mutwe gwe." 21 Towangulwanga kibi, naye wangulanga ekibi ng’okola obulungi.

Veja também