Pular para o conteúdo
Publicidade

Isaaya 40

28 Tonnamanya?

Tonnawulira?

Mukama, ye Katonda ataliggwaawo.

Omutonzi w’enkomerero y’ensi.

Tazirika so takoowa

era n’amagezi ge tewali n’omu ayinza kugapima.

29 Awa amaanyi abazirika,

n’oyo atalina buyinza amwongerako amaanyi.

30 Abavubuka bazirika, bakoowa,

n’abalenzi bagwira ddala.

31 Naye abo abalindirira Mukama

baliddamu buggya amaanyi gaabwe,

balitumbiira n’ebiwaawaatiro ng’empungu;

balidduka mbiro ne batakoowa,

balitambula naye ne batazirika.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também