Pular para o conteúdo
Publicidade

Isaías 45

1 "Bw’ati Mukama bw’agamba Kuulo gwe yafukako amafuta,

oyo gwe mpadde amaanyi mu mukono gwe ogwa ddyo

okujeemulula amawanga mu maaso ge

era n’okwambula bakabaka ebyokulwanyisa byabwe,

okuggulawo enzigi ezimuli mu maaso,

emiryango eminene gireme kuggalwawo.

Veja também