Pular para o conteúdo
Publicidade

Isaaya 54:9,10

9 "Kubanga gye ndi,

bino biri nga bwe byali mu biseera bya Nuuwa.

Nga bwe nalayira nti amazzi ga Nuuwa tegagenda kuddamu kulabikako ku nsi,

bwe ntyo ndayira nti siriddayo kukusunguwalira wadde okukunenya.

10 Kubanga ensozi ziyinza okuvaawo n’obusozi okuggyibwawo

naye okwagala kwange okutaggwaawo tekulisagaasagana

so n’endagaano yange ey’emirembe

teriggyibwawo,"

bw’ayogera Mukama Katonda akusaasira.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.