6 Olwo omu ku basseraafi n’alyoka abuuka n’ajja gye ndi ng’alina eryanda eryaka mu ngalo ze, lye yali aggye ku kyoto6:6 Ekyoto ekyo ky’ekyoto eky’obuwoowo ekiri wakati w’Awatukuvu. ne nnamagalo. 7 Era n’alikomya ku kamwa kange, n’agamba nti, "Laba, lino likoonye ku mimwa gyo, era obutali butuukirivu bwo bukuggyiddwako. Era n’ekibi kyo kikusonyiyiddwa."
Publicidade