Pular para o conteúdo
Publicidade

Isaías 6

9 Nayogera nti, "Genda obuulire abantu bano nti,

" Okuwulira munaawuliranga naye temutegeerenga,

n’okulaba munaalabanga naye temutegeerenga kye mulabye.

10 Okakanyaze omutima gw’abantu bano,

oggale amatu gaabwe,

n’amaaso gazibe

si kulwa nga balaba n’amaaso gaabwe

oba okuwulira n’amatu gaabwe

oba okutegeera n’emitima gyabwe

ne bakyuka bawonyezebwe."

Veja também