Pular para o conteúdo
Publicidade

Isaaya 7:10-14

10 Mukama Katonda n’addamu n’agamba Akazi nti, 11 "Saba Mukama Katonda wo akabonero, ne bwe kanaaba mu buziba, oba mu magombe oba mu bwengula."

12 Naye Akazi n’agamba nti, "Sijja kusaba kabonero, sijja kugezesa Mukama Katonda."

13 Isaaya n’ayogera nti, "Muwulire mmwe kaakano, mmwe ennyumba ya Dawudi! Okugezesa abantu tekibamala? Ne Katonda munaamugezesa? 14 Noolwekyo Mukama yennyini kyaliva abawa akabonero; laba omuwala atamanyi musajja alizaala omwana wabulenzi era alituumibwa erinnya Emmanweri.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.