Pular para o conteúdo
Publicidade

Isaaya 40

10 Laba, Mukama Katonda ajja n’amaanyi mangi

era afuga n’omukono gwe ogw’amaanyi ag’ekitalo.

Laba empeera ye eri mu mukono gwe,

buli muntu afune nga bw’akoze.

11 Aliisa ekisibo kye ng’omusumba,

akuŋŋaanya abaana b’endiga mu mukono gwe

n’abasitula mu kifuba kye,

n’akulembera mpola mpola ezibayonsa.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também