Pular para o conteúdo
Publicidade

Isaaya 58

13 "Bw’oneekuumanga obutayonoona Ssabbiiti,

obutakola nga bw’oyagala ku lunaku lwange olutukuvu,

bw’onooluyitanga olw’essanyu

era olunaku lwa Mukama olw’ekitiibwa,

singa muluwa ekitiibwa ne mutakwata makubo gammwe

oba obutakola nga bwe mwagala oba okwogera ebigambo eby’okubalaata,

14 awo olifuna essanyu eriva eri Mukama

era olitambulira mu bifo by’ensi ebya waggulu

era ndikuwa obusika bwa kitaawo Yakobo"

Akamwa ka Mukama ke kakyogedde.

Estes versículos te tocaram? Ore agora!

+581 estão orando agora.

Junte-se à corrente de oração.

Veja também