Publicidade

Jeremias 1

6 Ne ndyoka ŋŋamba nti, "Laba nno, Mukama Katonda! Simanyi kwogera mu bantu, ndi mwana muto." 7 Naye Mukama Katonda n’aŋŋamba nti, "Toyogera nti, Ndi mwana bwana;kubanga yonna gye nnaakutumanga gy’onoogendanga, era byonna bye nnaakulagiranga by’onooyogeranga. 8 Tobatyanga, kubanga nze ndi naawe okukuwonya," bw’ayogera Mukama Katonda.

Veja também

Publicidade
Bíblia Online Bíblia Online

Bíblia Online • Versão: 2026-06-29_22-07-56-